-
1:46:49
-
Ganda
-
Livres audio
-
2020
Description
“Omuntu nga Bwalowooza” oba "As a Man Thinketh" akatabo kenavvunula okukazza muluganda ela nenkakusomera – akawandikibwa omwami Omungeleza; James Allen, katabo kasufu nnyo okuzaama.
Akatabo kano tekageenda kukyuusa bulamubwo kyoka, nendaba gyolabamu ebintu, naye kagenda kuwa eliiso elyokusatu – mukikolwa ekyokuwagala obwongo’bwo okutuuka ku ssa elyokulowooza okwokuntiko – anti’ela obwongo kyekilabo ekikyasinzeyo omugaso mubulamu.
Obubaka obukalimu bwakikungu nnyo ate nga bwabuwanana mumuwendo. Ogenda kwetaaga okukadingana enfunda eziwela kasobole okukubugaana. Wazila okukafunamu ennyo olina okukiliza okuggulawo obwongo’bwo kubanga kko tekesigamye mpagi zabusosoze, naddala ezo ezesigamye ebyenzikiliza, endabika n’obuwangwa. Kano kko kabuli muntu awatali kumulamula oba kumutikka nkoligo nabuwangwa bwabalala.
Omuntu nga bwalowooza mumutima gwomutimgwe ela bwatyo bwaali.
Kale bwotyo nawe ogenda kufuuka ekilooto’kyo ekikyasinzeyo okuba kuntiko.

Publié par
-
Date de parution
13 septembre 2020
-
EAN13
9781662145971
-
Langue
Ganda
-
Poids de l'ouvrage
366 Mo